"Gwokya Nga Omuliro"
— 演唱 Lydia Jazmine
“Gwokya Nga Omuliro”是在唱片公司“Lydia Jazmine”的官方頻道07 行進 2023上發布的烏干達上演唱的歌曲。發現有關“Gwokya Nga Omuliro”的獨家信息。查找 Gwokya Nga Omuliro 的歌詞、翻譯和歌曲事實。根據互聯網上的一條信息,收入和淨資產是由贊助商和其他來源累積的。“Gwokya Nga Omuliro”這首歌在已編譯的音樂排行榜中出現了多少次?“Gwokya Nga Omuliro”是一個著名的音樂視頻,在熱門排行榜上佔據一席之地,例如前 100 烏干達 首歌曲、前 40 烏干達 首歌曲等。
|
Download New Songs
Listen & stream |
|

"Gwokya Nga Omuliro" 事實
“Gwokya Nga Omuliro”在 YouTube 上的總觀看次數達到了 45.8K 次,點贊次數達到了 1.8K 次。
這首歌已在 07/03/2023 上提交,並在排行榜上停留了 3 週。
音樂視頻的原始名稱是“GWOKYA NGA OMULIRO - LYDIA JAZMINE (OFFICIAL AUDIO)”。
“Gwokya Nga Omuliro”已在 Youtube 上的 06/03/2023 14:42:30 發布。
"Gwokya Nga Omuliro" 歌詞、作曲家、唱片公司
Lydia Jazmine - Gwokya Nga Omuliro Official Audio
Enjoy, Like , comment and Share!!
DOWNLOAD/LISTEN HERE -
[INTRO]
yeah…
Ooh ooh yeah
Oh yeah yeah yeah
[CHORUS]
Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
[VERSE 1]
Sweetie oli mu sukali oje nawe wekomebeko omanye
Olina akamwenyo bwoba osese oyakayaka nga emunyenye
Buli lwe ndaba akutunulira mba muyi siterera
Obuwomi bwo bwolina bumaze amanyi gona
Ebigezo binji….
Tekinkola bulunji….. no
Gwe oyambala smart no nyuma notwala amaaso gona
Onsika sepulinji
[CHORUS]
Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
[VERSE 2]
Olina obwoji bwa kyambe
Gwe oli maazi ndi nkonge
Bwo na kyafuwala no dugala
Na kukuta ne kyangwe
Nze ndi mumpi gwe oli muwanvu
Kino ekiwato kya nje…oooh
Nja kufumbira duma, nja biwomesa
Oja ku ndetera gonja
Nja kusikila
Nja ku kumila ekyama nze nja ku lwanira
Na kawunga ne dodo dear nja biwomesa
Na yena wolinawo mugambe akite nayingilawo
[CHORUS]
Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
[VERSE 3]
Bwoliba nga okaaba nakuwa sweetie wa kati onune
Nkufumbire, nkuzalire abaana batufanane
Yoya
Byona
Omukwano gumpe ngukumile eno ngu tekeko e jinja
Ngu kume nga zaabu ngutereke okomewo nkubikulire
Nfune otulo mpone ekiro
Gwe olimu sukali tamuka masali
Owemesa ka chai nga tekuli
[CHORUS]
Omukwano gwo gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro……..(oli mu sukali)
Gwokya nga omuliro ……….(oh yeah yeah)
Gwokya nga omuliro…. oh
Gwokya nga omuliro
#GwokyaNgaOmuliro #lydiajazmine